TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Luke Shaw alaze engeri gye yali agenda okutemwako okugulu

Luke Shaw alaze engeri gye yali agenda okutemwako okugulu

By Musasi wa Bukedde

Added 5th September 2018

Shaw y'omu ku bazannyi abayase sizoni eno era yateebedde ManU ng'ettunka ne Leicester City

Shaw 703x422

Omuzibizi Luke Shaw lwe yamenyeka okugulu mu 2015.

Omuzibizi wa ManU ne Bungereza, Luke Shaw agambye nti kata atemweko okugulu olw’obuvune bwe yafuna.

Mu September wa 2015, Shaw yamenya okugulu mu ngeri etiisa ennyo era waliwo abaali balowooza nti tagenda kuddamu kuzannya mupiira.

Omuzannyi ono eyazzeemu okuzannyira Bungereza, agamba nti okudda kwe kwataataaganyizibwa ebikolwa bye eby’obuteefuga n’asiibanga mu bikeesa.

Shaw, sizoni eno agitandise bulungi era yateebera ManU mu mupiira gwa Premier ogwaggulawo bwe baali bawangula Leicester City ggoolo 2-1.

Y’omu ku bazannyi abaayitiddwa okuzannya omupiira nga battunka ne Spain mu mpaka za Uefa Nations League ku Lwomukaaga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit2 220x290

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza...

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza emmundu

Sev2 220x290

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga...

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga ku by'emmwaanyi

Det2 220x290

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku...

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku bya bba Bugingo

Kop2 220x290

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo...

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo alojja

Lap2 220x290

Eyatuga owa bodaboda asonze ku...

Eyatuga owa bodaboda asonze ku munene gw’akolera