TOP

BUL FC yeenywezezza mu liigi

By Musasi wa Bukedde

Added 5th September 2018

BUL FC ekansizza abazannyi 11 n'ewaga nga bw'egenda okuwangula ekikopo kya liigi sizoni eno

Orumchanvilla 703x422

Ssentebe wa BUL FC, Silver Aliasi (ku kkono) ng'ayanjula Oromchan (wakati). Ku ddyo ye Saleh Salmin akulira kiraabu eno

Bya BRUNO MUGOODA

 

BUL FC ekansizza  abazannyi 11 n’ewaga nga bw’erina okuwangula ekikopo kya sizoni eno.

 

Ssentebe wa BUL FC, Silver Aliasi yagambye nti  abazannyi bonna ababeegasseeko babalinamu essuubi nti baggya kubatuusa mu nsi ensuubize, nga babawangulira ebikopo.

 

''Akakiko kange kakkaanyizza mu mutindo gw’abazannyi be twetaaga,  era bonna be tuleese tubasuubira okutuyamba okuvuganya obulungi mu liigi", Aliasi bwe yagambye .

 

Abazannyi abaaleeteddwa kuliko; Oromchan Villa  okuva mu Paidha Black Angels, Farouk Banga (Bright Stars ), Richard Matovu (Kyetume FC], Joshua Lubwama  (Luwero United), n’abalala.

 

Abalala kuliko;  Deogratius Ojok JMC), Fadil Marijani ne Wycliff Mori aba Free Stars - Mukono], Vincent Pimundu ( Athing FC), ne Jamaldine Buchochera  okuva e Lugazi Nabugabo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Noonya 220x290

Ofiisa gwe baakutte ku by'okutta...

OFIISA wa poliisi gwe baakutte ku bya Kirumira, amagye gamubuuzizza ebyaliwo mu kiro kya September 8, 2018; olunaku...

Kadas 220x290

Bannayuganda abasuubulira e Juba...

SIPIIKA Rebecca Kadaga agambye nti akitegeddeko nti gavumenti ya South Sudan eyagala kweddiza katale akaazimbibwa...

013 220x290

Okuwandiika aba LDU kutandika Lwakubiri...

OKUWANDIIKA abaserikale ba LDU mu Kampala n’emirirwano abagenda okwongera okunyweza eby’okwerinda mu ggwanga ...

Davidkyagambiddwamatovungayogerakumukolo 220x290

Bannakyaggwe mweyongere okuzaala...

SSEKIBOOBO Alex Benjamin Kigongo alagidde Bannakyaggwe okuzaala, n'okubugiriza Kabaka ng'alambula bulungi bwa nsi...

Kccawinssupercup 220x290

KCCA emezza Vipers n'esitukira...

Mike Mutebi yagambye nti sizoni eno alina essuubi ly'okukumba ebikopo byonna.