TOP
  • Home
  • Mupiira
  • ManU ne Barcelona balwanira mukungu wa Roma

ManU ne Barcelona balwanira mukungu wa Roma

By Musasi wa Bukedde

Added 6th September 2018

Baagala akole ku by'okugula abazannyi

Monchi 703x422

Omukungu wa Roma, Monchi aba ManU ne Barcelona gwe baagala.

MANCHESTER United ne Barcelona ziri mu lutalo nga zirwanira omukungu wa AS Roma, Monchi zimufuule omukungu akulira omupiira.

ManU eyagala Monchi, akole ku by’okugula abazannyi oluvannyuma lw’okumalako akatale akawedde ng’efunye abazannyi basatu bokka Diogo Dalot, Fred ne Lee Grant.

 

 Kigambibwa nti enkolagana wakati wa Mourinho ne Ed Woodward, ye yalemesa ttiimu eno okugula abazannyi abalungi nga Monchi bwe bamuleeta, waakubatabaganya.

 

Wabula ne Barcelona eyagala kutwala omukungu y’omu, asuubirwa okwabulira Roma essaawa yonna nga bamunenya okutundanga abazannyi.

 

 Ne Edwin van der Sar naye atunuuliddwa okujja mu ManU.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Santi22 220x290

Bamukakasizza ku butendesi bwa...

Solari, eyazannyirako Real wakati wa 2000 ne 2005, okuva lwe yakwata enkasi ya kiraabu eno ng'omutendesi, yaakawangula...

Swingsmadeoutoftireswebuse 220x290

Weenogere ssente ng’oyongera omutindo...

Buli kintu ekiva ku mmotoka tokisuula kuba kirimu ssente ssinga olowooza n'obyongerako omutindo.

Nkonerako 220x290

Nnoonya alina "waaka"

Njagala omukyala alina ku ssente, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 20-30, talina siriimu kuba nange ndi...

Umar1 220x290

Umar Mwanje atandise okulya ku...

OMUYIMBI Umar Mwanje (ku ddyo) eyayimba ennyimba nga ‘‘Omwana wa musajja, Ttivvi y’omu ddiiro, Nnina ekyejo n’endala...

Buyaga 220x290

Dr. Kisembo anoonya ki e Buyaga?...

DR. Emmanuel Kisembo y’omu ku baalwanirira abatuuze b’e Bukasa, Namataba n’e Kito mu Kira obutagobwa ku ttaka...