TOP

Kampala University yeesasuzza Nkumba mu za Yunivasite

By Musasi wa Bukedde

Added 6th September 2018

OMUTENDESI wa K.U Titi Kamara olwesasuzza Nkumba ne ggoolo 2-1, n’alabula St.Lawrence ne Busitema z’asigazzaayo okwesiba bbiri.

Shafikkimbogoowankumbangagezaakookuteebakippawaku 703x422

Shafik Kimbowa owa Nkumba ng'agezaako okuteeba Kippa wa KU

Bya GERALD KIKULWE

K.U 2-1 Nkumba

K.U yazze mu mupiira guno ng’eyagala buwanguzi okutangaaza emikisa gy’okwesogga “Quarter”oluvannyuma lw’okufuna obubonero 3 bwokka mu kitundu kya sizoni ekyasooka nga kati basigazza kukyaza SLU ku Villa Park n’okukyalira Busitema.

Nkumba yakuba KU mu gwasooka ggoolo 3-1 wabula ku mulundi guno Kampala University yagaanye ejjoogo lya Nkumba.

“Okuviirako ku “Quarter” sizoni ewedde kyankola bubi nnyo, sizoni eno ngenda kulwana okusukkuluma era be sinnaba kuzannya benyweze,” Kamara bwe yaweze.

KU abaakawangula ekikopo kya Pepsi University League emirundi ebiri kati bawezezza obubonero 6 mu kifo eky’okubiri emabega wa SLU abakulembedde n’obubonero 10 mu kibinja B.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte