TOP

Villa ekyayaniriza abanoonya ennamba

By Silvano Kibuuka

Added 7th September 2018

Oluvannyuma ow’omwezi gumu ng’abangula abasambi, omutendesi wa SC Villa, Moses Basena ategeezezza nti si wakuwummula kugezesa buli ajja akyanoonya abalungi abanaamuyisa mu luzannya lwa liigi etandika nga September 28 ng’ali ku ntikko.

Scvillatrainsept62018bukeddeweb1 703x422

Abamu ku basambi ba SC Villa mu kutendekebwa e Namboole Sept 6 2018. (ekif:Silvano Kibuuka)

Asangiddwa Namboole mu kubangula abasambi n’ategeeza nti buli ajja teyeeganya kumugezesa era nga tabana kugaba layisinsi.

“Nnina abapya ne ndese okuli omukwasi wa ggoolo Ismail Watenga, Savio Kabugo, Habib Kavuma, Joseph Semuju, Rajab Abraham, Ismail Kabugu, Lincoln Mukisa n’abalala,” Basena bw’ategeezezza.

Agambye nti be yaakafuna bamulaze nti basobola okuvuganya obulungi nga kati ali mu kubawawula okubawa fiitineensi eyeetagisa.

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA