TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Fabregas yandyabulira Chelsea ne yeegatta ku Milan

Fabregas yandyabulira Chelsea ne yeegatta ku Milan

By Musasi wa Bukedde

Added 12th September 2018

Ennamba ya Fabregas mu ttiimu esooka bagiriddewo mu Chelsea.

2016chelseafabregascelebratt 703x422

Fabregas ng'asanyukira emu ku ggoolo ze yateebera Chelsea.

Omuwuwuttanyi wa Chelsea, Cesc Fabregas yandyabulira ttiimu eyo mu katale ka January oluvannyuma lw’omutendesi Maurizio Sarri okulaga nti tamwetaaga.

Fabregas, 31, nga yazannyirako Arsenal ne Barcelona, endagaano ye eggwaako ku nkomerero ya sizoni eno ekitegeeza nti mu January, ajja kuba wa ddembe okuteesa ne ttiimu yonna emwagala.

abregas omuzannyi atakyalina nnamba esooka mu helseaFabregas, omuzannyi atakyalina nnamba esooka mu Chelsea.

 

Ennamba ya Fabregas, Jorghino, Ross Barkley ne Ruben Loftus Cheek ne N’Golo Kante be bazannyawo era kigambibwa nti kyandiba ekizibu Fabregas okuddawo.

Inter Milan ne AC Milan ez’e Yitale ze zimu ku ttiimu ezaagala okukansa omuwuwuttanyi ono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yiga 220x290

Ebiwalirizza Paasita Yiga okuddukira...

PAASITA Yiga Mbizzaayo nga tannasitula kugenda South Afrika, yasoose kutunda makaage agali e Mmengo era gwe yagaguzizza...

Waaka 220x290

Embwa 10 ziridde omwana emisana...

EKIKANGABWA kibuutikidde abatuuze b’e Kyengera mu zooni ya Mugongo ‘B’ ekisangibwa mu Wakiso, embwa bwe zikkakkanye...

Nara 220x290

Poliisi etadde ebiragiro ku bifo...

POLIISI eyisizza ebiragiro ku bizimbe n’ebifo awakung’aanira abantu abangi okwetangira abatujju abaakubye Kenya....

Pati 220x290

Abaasimattuse abatujju e Kenya...

EGGULO ku Lwokusatu mu biseera eby’okumakya, pulezidenti wa Kenya yayogedde eri eggwanga n’ayozaayoza ebitongole...

Vutu 220x290

Kamera gwe yakwata ng'abba essimu...

OMUVUBUKA eyanyakula essimu ku musaabaze mu takisi n'adduka nayo asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road n'avunaanibwa...