TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Emery asonze ku muzannyi gw'agenda okugula mu January

Emery asonze ku muzannyi gw'agenda okugula mu January

By Musasi wa Bukedde

Added 20th September 2018

Banega, muwuwuttanyi era Arsenal yeetaagayo omuzannyi anaaggumiza amakkati.

Unai 703x422

Emery ne Banega

UNAI Emery, atendeka Arsenal, asonze ku muzannyi gw'agenda okusookerako okusonjola mu katale ka January.


Emery agamba nti mu bazannyi bonna b'azze alondoola, Ever Banega y'asinga okumuba ku mwoyo kuba yali muzannyi mulungi bwe yali akyamutendeka mu Sevilla.


Banega, muwuwuttanyi era Arsenal yeetaagayo omuzannyi anaaggumiza amakkati.

Endagaano ya Banega ne Sevilla eggwaako mu 2020 wabula akawaayiro ke yassa mu ndagaano eno ka ttiimu yonna eyagala okumugula okusasula obukadde bwa pawundi 18.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Benitez22 220x290

Benitez munyiivu olwa Newcastle...

Newcastle yeggyeeko omutendesi Benitez oluvannyuma lw'endagaano ye okuggwaako.

Oketchinstructinghisstudentswebuse 220x290

Oketch obwavu abugobye na kukola...

Mu kukola fulasika z'embaawo mwe nfuna ssente

Wanikaamaguluwebuse11 220x290

Bw'oyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa...

By'olina okukola okuyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa wa musawo okumutaasa obuzibu obuyinza okumutuukako

Lan1 220x290

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero...

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero mu Badminton

Gr2 220x290

Abagambibwa okutta owa Mobile Money...

Abagambibwa okutta owa Mobile Money babazizza e Zzana