TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Besiktas eswamye Giroud okumuggya mu Chelsea

Besiktas eswamye Giroud okumuggya mu Chelsea

By Musasi wa Bukedde

Added 21st September 2018

Giroud, yali omu ku bazannyi abaayamba Bufalansa okusitukira mu World Cup mu July wabula mu Chelsea, ennamba etandika emipiira ekyamubuze.

Giroud2 703x422

Giroud

ENDAGAANO ya Olivier Giroud ne Chelsea eggwaako sizoni eno era ttiimu zitandise okumuswama.


Mu zino mwe muli ne Besiktas eya Turkey egamba nti wadde Giroud akoonye emyaka 31, ajja kubayamba mu kubateebera ggoolo.


Giroud, yali omu ku bazannyi abaayamba Bufalansa okusitukira mu World Cup eyakomekkerezeddwa ku July wabula mu Chelsea, ennamba ye etandika emipiira ya lufumu era omupiira gumu gwokka gwatandise ku egyo 5 egyakazannyibwako mu Premier.


Besiktas, eyagala kufunayo muteebi mulala okusikira Alavro Negredo eyabaabuliridde okwegatta ku AL-Nassr eya UAE.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...