TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Wakiso Giants yeewandiisizza mu Big League

Wakiso Giants yeewandiisizza mu Big League

By Musasi wa Bukedde

Added 26th September 2018

Ttiimu ya Wakiso Giants ekkiriziddwa okukozesa erinnya eryo nga yeetongodde ku Kamuli Park FC.

Onduparakaweb 703x422

Omuzannyi wa Onduparaka (mu kiragala) ng'asaze owa Wakiso Giants mu gw'omukwano.

Bya GERALD KIKULWE

TTIIMU ya Wakiso Giants ezannyira mu Big League eri mu kujaganya oluvannyuma lwa FUFA okubakkiriza okwewandiisa nga yeetongodde okuva ku linnya lya Kamuli Park.

Tttiimu eno ezze ekyusa amannya okuva mu Airtel Kitara FC , sso nga sizoni ewedde yali eyitibwa Kamuli Park FC. Olw’ebbula ly’ensimbi baasalawo ttiimu okugiguza abakungu ba Wakiso ekyabaleetera okukyusa okudda mu Wakiso Giants FC, kyokka aba Wakiso babadde tebaagala kusigaza linnya lya Kamuli Park.

“Kituufu FUFA etukkiriza okuwandiisa ttiimu yaffe nga Wakiso Giants, wabula tetunnamanya oba eneetukirizza okukoseza ekisaawe kyaffe ekya Wakisha ,” Kamoga bwe yagambye.

Singa ekisaawe kya Wakiso FUFA ekigaana, ebeera erina kukyaliza Njeru, kye bagamba nti kijja kubakaluubirira.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...