TOP
  • Home
  • Rally
  • Abagwira balaze Bannayuganda obukodyo mu ddigi

Abagwira balaze Bannayuganda obukodyo mu ddigi

By Ismail Mulangwa

Added 30th September 2018

Bannayuganda abagenze e Busiika mu mpaka za ddigi baasigadde bamativu olw'obukodyo obwayoleseddwa Abagwira

Buusweb 703x422

Preston Boespflug (ku ddyo) ng'ayisa Munnayuganda.

ABAVUZI abagwira bazze bawera nga bwe batazze kuyisa bivvulu mu mpaka za ddigi eza laawundi eyoomukaaga era  baakituukirizza.

Bano baalaze Bannayuganda nti bwe kituuka mu kubonga ddigi ba bigere (Bannayuganda), era  abawagizi baasigadde batendereza omutindo gwe baabalaze e Busiika.

Abagwira okuli Omumerika  Preston Boespflug ne munne Christopher Thies, Jonathan Mlimi (South Afrika), n'abalala, beefuze ebifo ebibiri (2) ebisooka mu mitendera egy'enjawulo mwe beetabye ne bongera okukakasa Bannayuganda nti okuwera kwe bazze bakola tekubadde kwa kusaaga.

Mu mpaka zino era abavuzi Bannayuganda baabadde balwanira obubonero ku ngule z'eggwanga ez’enjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaavabazigu1 220x290

Abagambibwa okubba Abachina e Nkoowe...

ABAVUBUKA abagambibwa okubbisa eryanyi nga bakozesa emmundu basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti Enkulu etuula...

Sooto2 220x290

Embeera ya Ppaaka Enkadde: Okw'enkuba...

Enkuba bw'etonnya Ppaaka enkadde fuula nga kiraalo kya nte!

Kubbiri6 220x290

Olutalo lwa Ssennyonga ne Kakande...

OMUSUMBA Jackson Ssennyonga aguze ekizimbe okumpi n'ekkanisa ya Nabbi Samuel Kakande ku bbiri e Mulago, embiranye...

Kabz 220x290

Kabushenga asiimye KCCA FC

"Kino kigenda kumpaliriza okulaba emipiira gya KCCA nga ntandiika n'ogwa CAF Confederations Cup.

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...