TOP
  • Home
  • Ebirala
  • City Oliers ewera kufutiza Betway Powers mu baskteball

City Oliers ewera kufutiza Betway Powers mu baskteball

By Musasi wa Bukedde

Added 4th October 2018

City Oilers, bakyampiyoni ba basketball mu ggwanga, bawera kwesasuza Betway Powers

Bbweb 703x422

David Opolot owa Betway Powers ( ku kkono), ng'agezaako okuyita ku muzannyi wa City Oilers

Bya GERALD KIKULWE

Fayinolo ya Basketball

Betway Powers 85-66 City Oilers

BANNANTAMEGGWA ba liigi ya basketball aba sizoni ewedde (City Oilers), bawera kuzannya gwa kufiirawo ku Lwokutaano nga battunka ne Betway Powers mu fayinolo eyookubiri.

Mu fayinolo eyasoose ku Lwokusatu mu  MTN Arena e Lugogo,  Betway Powers yalaze nga sizoni eno bwe yeetaaga ekikopo kino, bwe yawangudde City Oilers ku bugoba 85-66.

“Omutindo gwaffe  tegubadde mulungi naye ku Lwokutaano tugenda kukyusaamu tuveeyo n’obuwanguzi,” Mandy Juruni, atendeka City Oilers bwe yategeezezza.

Ttiimu  zino zombi zaakawangula ekikopo kya liigi emirundi etaano. Okufuna omuwanguzi wa sizoni eno, balina kuzannya fayinolo za mirundu musanvu.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kip2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okufuna mu kulima Levander

Pap2 220x290

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula...

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula

Top2 220x290

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo...

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo bakwate

Tip2 220x290

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi...

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi wa muliraanwa

Lab2 220x290

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo...

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo kya nte