TOP

Kyampiyoni wa ludo akiguddeko

By Samson Ssemakadde

Added 8th October 2018

Ttiimu ya Kawanda Giants, abaawangula ekikopo kya liigi ya ludo omwaka oguwedde, esaliddwaako

Starsweb 703x422

Pulezidenti w'ekibiina ekitwala omuzan0nyo gwa ludo mu Uganda Hussein Kalule (wakati), ng'akwasa abazannyi Rose Nsereko ekikopo kye baawangudde.

Kawanda Giants 1-3 Kazo hill

Basajja Bayiiya   2-2 Lungujja Kitunzi

Celudo               4-0 Ddembe Vegas

Kings                  1-3 Nansana all stars

EKIKWA ky’okubeera kyampiyoni wa Supa liigi mu ludo kyeyongedde okweyoleka, Kawanda Giants eyakiwangula omwaka oguwedde bwe yasaliddwako okuva mu babinywera ne ddayo mu bannambalujega.

Okuva mu 2013, buli ttiimu esitukira mu kikopo kino, omwaka oguddako ebadde tewona kyambe. Katwe United yaddayo mu 2014, Mwelode mu 2015, Entebbe Gerenge mu 2016, Kwagala mu 2017, nga Kawanda Giants tebawonye mu 2018.

Bo abazannyi ba kiraabu ya Nansana All Stars baavudde ku Kaleerwe ku baala ya Just Life nga bajaganya oluvannyuma lwa ttiimu zaabwe zombi okulangirirwa ku bwa nnantameggwa. Eby’abakazi yeeddizza ekikopo kye yali yatwala omwaka oguwedde ne kimeeme w’embuzi, n’eyabasajja n’etwala ekikopo ne 4,000,000/-.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Npc03webuse 220x290

Abavubuka bayambibwe mu byobulamu...

Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu...

Coffeetree1webuse 220x290

Alina omusaayi omutono muwe amazzi...

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Camavingajpg111 220x290

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Ssuubikazimba 220x290

Abakrisitaayo balabuddwa okulwa...

ABAKRISTAAYO balabuddwa okukomya okumala obudde bwonna mu masinzizo nga balindirira Katonda okubakolera ebyewuunyo...

Mbvsmpindi1web002web 220x290

Abembogo beewaanye bwe bagenda...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu...