TOP

Bugema ewangudde IUIU mu gya yunivasite

By Moses Kigongo

Added 11th October 2018

Ttiimu ya yunivasite y'e Bugema ewangudde eya IUIU ku luzannya lwa 'quarter' olusooka mu mpaka za Pepsi University League

Bugemaweb 703x422

Abazannyi ba Bugema nga bajaganya

Mu Pepsi University League

KU - UCU, 8:00

Ogwazannyiddwa

Bugema 1-0 IUIU

ESSANYU n’okujaganya byabuutikidde  ekisaawe ky’etendekero lya Bugema oluvannyuma lwa ttiimu yaabwe okuwangula IUIU n’etangaaza emikisa gy’okwesoga z’empaka za Pepsi University League.

Battuse mu luzannya lwa ‘quarter’ olusooka ku Lwokusatu, ku kisaawe kya Bugema ekisangibwa e Luweero, era gw'agenze okukomekkerezebwa nga Bugema ewangudde 1-0,  eyateebeddwa  Frank Mugomba mu kitundu ekyokubiri.

Kati Bugema yeetaaga kukola  maliri mu gw’okudding’ana ku Lwokusatu nga October 17,  yeeyongereyoku semi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsa 220x290

Nnejjusa ekyanziggya mu kusoma...

Omuyimbi Busy Criminal yejjusa ekyamuggya mu kusoma ntandike okuyimba, agamba nfubye okukuba emiziki naye tebinnaba...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya ebintu bya mukyala we ayimbuddwa

Kwata 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA...

Tukulaze omusajja gwe baakutte mu bukambwe ne bamukubisa ebigala by’emmundu mu Kampala. Aba famire ye bagguddewo...

Hib2 220x290

EBIKWATA KU KICONCO

EBIKWATA KU KICONCO

Co2 220x290

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku...

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku ttaka ly’e Lusanja