TOP

Eya Rugby Sevens yeeyongeddeyo

By Ismail Mulangwa

Added 15th October 2018

Ttiimu ya Rugby emalidde mu kyakusatu mu mpaka za Afrika

Rugbywebnew 703x422

Abazannyi ba Rugby Sevens nga tebannasitula kwolekera Tunisia wiiki ewedde. (Ekif. Silvano Kibuuka)

Fayinolo

Kenya 5-17 Zimbabwe

Ekyokusatu

Madagascar 19-24 Uganda

TTIIMU y’e ggwanga eya Rugby yakutte kyakusatu mu mpaka za 'Africa Rugby Sevens Cup’ ezibadde ziyindira mu kibuga Jemmel e Tunisia.

Uganda yawangudde Zimbabwe ggoolo 24-19,  n’eyitawo butereevu okwetaba mu mpaka za  Hong Kong Sevens ezigenda okubeera e China omwaka ogujja.

Phillip Wokorach, Justin Kimono ne Adrian Kisito be bamu ku baayambye Uganda, eyawangula empala zino omwaka oguwedde, okuva emabega n'efuna obuwanguzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA