TOP

City Oilers ekikoze n'era

By Musasi wa Bukedde

Added 18th October 2018

City Oilers ewangudde ekikopo kya basketball omulundi ogw'omukaaga ogw'omuddiring'anwa

Cityweb 703x422

Abazannyi ba City Oilers n'ekikopo kye baawangudde. Kyabakwasiddwa pulezidenti w'ekibiina kya basketball mu ggwanga, Ambrose Tashobya (mu kkooti enzirugavu).

Bya GERALD KIKULWE

City Oilers yeeddiza ekikopo kya basketball omulundi ogw’omukaaga ogwomuddiring’anwa.

City Oilers yawangudde Betway Powers ku bugoba 81-73, mu luzannya lwa fayinolo olw'okutaano, era omugatte yawangudde enzannya 4-1.  Fayinolo ya sizoni eno yabadde yaakuzannyibwa enzannya musanvu, kyokka tezaaweddeyo kuba Betway Powers ne bwe yandiwangudde ebbiri ezisembayo, yabadde tekyasobola kwenkana City Oilers.

Jimmy Enabu, kapiteeni wa City Oilers, ye yasinze okukolera ttiimu obugoba obungi (18) n’addirirwa Josh Johnson (17), ate Paul Odong ku ludda lwa Betway Power n’akola 13.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kavuma1jpgweb 220x290

Omukazi yanfera omukwano

Nze Abdurrahman Musingunzi 25, mbeera Kalerwe. Twasisinkana n’omukazi mu ttendekero erimu eryobusomesa e Ibanda...

Mwana2jpgweb 220x290

Abazadde basobeddwa olw'omwana...

Abazadde basobeddwa olw'omwana waabwe okuyubuka olususu buli olukya naye nga tebamanyi kimuluma. Bagamba nti omwana...

Kadaga 220x290

Kadaga alabudde abakozesa obwana...

Sipiika wa Palamenti, Rebecca Kadaga asabye gavumenti okussaawo amateeka amakakali agakangavvula abakozesa abaana...

Ndagamuntuyomugenzi2 220x290

Afiiridde mu mulyango nga bamutwala...

Abatuuze basabye bannannyini mayumba okukomya okupangisa abantu amayumba nga tebafunye bibakwatako

Sat2 220x290

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba...

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba mu mpaka za Begumisa cup