TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Bamukakasizza ku butendesi bwa Real Madrid

Bamukakasizza ku butendesi bwa Real Madrid

By Musasi wa Bukedde

Added 14th November 2018

Solari, eyazannyirako Real wakati wa 2000 ne 2005, okuva lwe yakwata enkasi ya kiraabu eno ng'omutendesi, yaakawangula emipiira ena.

Santi22 703x422

Solari

REAL Madrid, ekakasizza Santiago Solari ku butendesi bwayo obujjuvu.
Solari, abaddewo ng'ow'ekiseera ng'asikira Julen Lopetegui eyafuumuulwa olwa ttiimu ekola bubi.


Solari, eyazannyirako Real wakati wa 2000 ne 2005, okuva lwe yakwata enkasi ya kiraabu eno ng'omutendesi, yaakawangula emipiira ena egiddiring'ana ekisikirizza bakama be okumuwa endagaano enzijuvu nga ya myaka 3.


Abamu ku batendesi ababadde basongeddwaamu okutendeka ttiimu eno, kwe kuli Antonio Conte eyalekeddwa bbali wabula naye yategeezezza nga bw'atayagala kudda mu butendesi okutuusa mu June w'omwaka ogujja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pass 220x290

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUBIRI...

Bawambye omwana omulala ne basaba obukadde mukaaga; bamusse omulambo ne bagusiba mu kadeeya.

Owakccangayogeramulukiiko 220x290

Ab'e Bwaise batabukidde aba KCCA...

“Twagala Pulezidenti Museveni y’aba atulagira okusasula kuba n’amazzi gakyatuyingirira mwe mulabika temuvudde na...

Kizito 220x290

Basajjabalaba alaalise okulwanyisa...

NNAGGAGGA Hassan Basajjabalaba asinzidde mu kuziika Charles Muhangi n’alabula abaggagga abaagala okutwala ebintu...

Rite6 220x290

Poliisi ekubaganye n'aba takisi...

Mu kanyoolagana akaabaddewo omuserikale eyategeerekeseeko erya Kasirye yakubiddwa ejjinja era ono yatwaliddwa...

Lekwa 220x290

Muhangi afudde akkirizza okuliyirira...

Ssentebe w’e Nsangi, Abdul Kiyimba yasabye Ruhakana Rugunda okugonjoola eby’ebizimbe ebikaayanirwa kubanga bwe...