TOP

Abaggyeemu obwesige

By Musasi wa Bukedde

Added 15th November 2018

ManU, eri bubi nga mu Premier eri mu kifo kyamunaana nga Man City ekulembedde ebasinza obubonero 12.

Jose11 703x422

Mourinho

JOSE Mourinho aggyeemu obwesige mu bazannyi ye kennyini be yeegulira baggumize ManU. Ono, akyaperereza bakama be okulaba nga bamugulirayo abazannyi mu katale ka January.


ManU, eri bubi nga mu Premier eri mu kifo kyamunaana nga Man City ekulembedde ebasinza obubonero 12. Okudda kwayo mu bifo ebina ebisooka erina kuzannya gwa kufiirawo era Mourinho atadde bakama be ku puleesa okulaba nga bamugulira abazannyi, abanaasobola okugizzza ku ntikko.


Agamba nti abazannyi okuli; Victor Lindelof ne Eric Bailly tebalina kye bagatta ku ttiimu kyokka nga ne Fred, naye tayinza kugiyamba kudda ku ntikko. Kigambibwa nti abakungu ba ManU nga bakulembeddwa ssentebe waayo, Ed Woodward bagamba nti abazannyi bonna be yeemuluganyaako ye yabeegulira era bandimussa ku nninga okwonoona ensimbi za kiraabu nga tasoose ku beekenneenya oba basobola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid2 220x290

Ekiri mu Toto Festival e Namboole...

Ekiri mu Toto Festival e Namboole

Man2 220x290

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana...

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana ne mukyala we-Oyo omukazi anneesibako

Nom8 220x290

Norman Musinga mukyala we amuwadde...

Norman Musinga mukyala we amuwadde obukwakkulizo obukambwe nga baawukana

Nom3 220x290

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse...

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse nemukazi we

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards