TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

By Moses Kigongo

Added 18th November 2018

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

Kad1 703x422

Hadijah Nakitende maama wa Patrick Kaddu

UGANDA CRANES yazzeemu okukiika mu mpaka za AFCON omulundi ogw'okubiri ogw'omuddiring'anwa oluvannyuma lw'okukuba Cape Verde ggoolo emu ku bwereere eggulo e Namboole.

Uganda yayiseemu oluvannyuma lwokukulembeera ekibinja L n'obubonero 13 mwebadde ne Cape Verde, Tanzania, ne Lesotho bwetyo ne yeesogga empaka za AFCON ezigenda okubeera e Cameeron omwaka ogujja.

Ggoolo ya Uganda Cranes yateebeddwa mwana mulenzi Kaddu Patrick azannyira mu kiraabu ya KCCA era nga guno gwegwebadde omupiira gwe ogw'okubiri mu mujoozi gwa Cranes bw'atyo n'akola Farouk Miya kyeyakola okukuba ggoolo ayatutwala mu AFCON oluvannyuma lw'emyeka 39 bw'atyo Kaddy n'atuzzaayo.

Twogeddeko ne Maama wa Patrick Kaddu amanyiddwa nga Hadijah Nakitende gwetusanze mu katale e Busega gy'akolera ogw'okutunda amenvu n'atutegeeza nga bw'awulira essanyu eppitirivu olw'omwana we okuteeba ggoolo ey'ebyafaayo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kuba 220x290

Kenya okutukuba tejja kutulemesa...

ABAWAGIZI ba Rugby aba ttiimu ya Uganda baasoose kukuba nduula za luleekereeke nga balowooza nti ttiimu yaabwe...

Mazike 220x290

Fresh Daddy abawala batandise okumwerippa...

OBWASSEREEBU tebuva wala naye ne Fresh Daddy manya taata wa Fresh Kid bwe yayimbye ‘Mazike’ kati takyava mu bbaala...

Soma 220x290

‘Abaami mmwe mutabangula amaka’...

ABAKULEMBEZE n’abatuuze mu tawuni kanso y’e Luuka boolese obwennyamivu olw’omuwendo gw’amaka agasasika okweyongera...

Leo 220x290

Omusibe atolose ku baserikale abatuuze...

ABATUUZE ku kyalo Kimuli mu ggombolola y’e Maanyi mu disitulikiti y’e Mityana bavudde mu mbeera ne basuulira poliisi...

Sevo1 220x290

Aba NRM mu Buganda batongozza Museveni...

ABAKULEMBEZE ba disitulikiti za Buganda eziwera 10 bakwasizza Pulezidenti Museveni ekkanzu eya kyenvu, ekyanzi,...