TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Aba ddigi balwanira bubonero mu z'omwaka

Aba ddigi balwanira bubonero mu z'omwaka

By Ismail Mulangwa

Added 21st November 2018

Aba ddigi bawawudde ebyuma nga bwe beetegekera empaka eziggalawo omwaka

Ddigiweb 703x422

Aba ddigi nga bagezesa ebyuma e Busiika

Bya ISMAIL MULANGWA

ABAVUZI ba ddigi bali mu keetalo nga beetegekera okulwanira obubonero ku ngule z’eggwanga ez'enjawulo, mu mpaka za laawundi ey’omunaana.

Zino z'empaka eziggalawo kalenda y'omwaka guno, ng'abavuzi bagenda ku zeeyambisa okulwanira ebifo ku ttiimu y’eggwanga egenda okukiika mu mpaka za 'East and Central Afrika' omwezi ogujja, e Kenya.

Kumpi ku buli mutendera, abavuzi basatu oba babiri abagukulembedde buli omu asobola okuguwangula, era buli omu awera kulaba ng’asuuza munne engule.

Milton Akaki ne Milton Akena, bazzukkulu ba Milton Obote, eyaliko pulezidenti wa Uganda, baweze okusuuza Jeremiah Mawanda, engule y'omutendera ogwokutaano.

Emitendera okuli; oguddirira ogw'abakafulu (MX2), ogwokuna (MX 85cc) n’ogwokutaano (MX 65cc), gye gisinga okubaamu okuvuganya okw'amaanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hab2 220x290

Abadde yeyita owa URA n'afera abantu...

Abadde yeyita owa URA n'afera abantu bamugombyemu obwala

Mutaka 220x290

Omutaka w’e Salaama eyalaama okumuziika...

MUSAJJAMUKULU awuniikirizza mukyala we, abaana n’abooluganda bwe babaggyiddeyo ekiraamo okukibasomera nga yalaama...

Asse abaana babiri naye ne bamutta...

Asse abaana babiri naye ne bamutta

Omuliro gwokeza enju 20

NABBAMBULA w’omuliro asaanyizzaawo amayumba agasukka mu 20 ku mwalo gw’e Misanga mu ggombolola y’e Galiraaya mu...

Eyagenda n'omusiguze akomyewo kufumba...

Eyagenda n'omusiguze akomyewo kufumba oluvannyuma lw'okukimanya nti bba yawasizza omukyala mulala n'akomawo ne...