TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Omumerika ayagala kukeesa Bannayuganda buzito

Omumerika ayagala kukeesa Bannayuganda buzito

By Musasi wa Bukedde

Added 26th November 2018

Omumerika Terry Harcleroad akakasizza okwetaba mu mpaka z’eggwanga eza ‘National Powerlifting'.

Roy2 703x422

Terry Harcleroad (ku ddyo) ne Roy Mubiru.

NNANTAMEGGWA wa Amerika mu kusitula obuzito (powerlifter) Terry Harcleroad akakasizza okwetaba mu mpaka z’eggwanga eza ‘National Powerlifting’ ez’omulundi ogwokuna ezigenda okubeerawo nga January 26, 2019.

Empaka za National Powelifting zaakwetabwamu n’abazimbya omubiri (body building), n’ebirala bingi omuli; omusajja asinza amaanyi. Bagenda kuvuganyiza Kisaasi ku Satellite Gym.

Okusinziira ku Roy Mubiru,  omu ku bantu abattunka ne Harcleroad y’omu ku basinga ekitone mu muzannyo guno.

“Harcleroad y’omu ku bannabyamizannyo abalina ekitone eky’enjawulo era azze kuzza muzannyo gwaffe ku ntikko,” Mubiru bwe yategeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...