TOP

Eziggalawo oluwummula zikomekkerezeddwa

By Musasi wa Bukedde

Added 21st January 2019

Ttiimu ya Alaska yeetisse empaka ezaategekeddwa okusiibula abayizi b'e Jinja okuva mu luwummula

Alaskaweb 703x422

Bamusaayimuto ba Alaska

Bya BRUNO MUGOODA

Go back to School Gala

Alaska, obubonero  10

Castilla    7

Kiira        5

Naminya 4

Reality Wanyange 1

MUSAAYIMUTO Ivan Menya, owa akademi ya Alaska,  ye yanwedde mu banne  akendo mu kulengera akatimba  (ggoolo 7), mu mpaka eziggalawo oluwummula eza ‘Go Back To School'.

Ggoolo za Menya ze zimu ku zaayambye  Alaska okuwangula  empaka zino ezaabadde ku kisaawe kya Walukuba Community ne Walukuba West P/S ku Ssande. Yakung’aanyizza n'obubonero 10 mu mipiira 4.

Menya yateebye nga bwangula Naminya ggoolo 2-0, nga balemagana 1-1 ne Castilla, ssaako 4 nga bawuttula akademi ya Reality  ey’e Wanyange, 8-0.

‘’Njagala kubeera musika wa Geoffrey Massa kuba naye yazannyira ku kisaawe kino ng'akyali muto,” Menya bwe yategeezezza oluvannyuma.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...