TOP
  • Home
  • Rally
  • Ronald Ssebuguzi awonye okugwa mu masiga

Ronald Ssebuguzi awonye okugwa mu masiga

By Nicholas Kalyango

Added 22nd January 2019

Nnakinku mu kuvulumula mmotoka, Ronald Ssebuguzi, yeewangulidde omufumbi w'ettooke

Sebweb 703x422

Ronald Ssebuguzi ne kabiite we Najjuka

NNAKINKU mu kuvulumula mmotoka, Ronald Ssebuguzi, akooye okugwa mu masiga n’okulya ekikomando, ne  yeefunira omufumbi w’eddigobe.

Ssebugizi yeewangulidde mwana muwala Suzan Najjuka,  n’asalawo amutwale amukube embaga amugobeko abasajja abalala ababadde bamulookera.

Ku Lwomukaaga, Ssebuguzi yatutte  Najjuka ku Lutikko e Lubaga ne beelayirira buli omu okufiira ku munne, mu buli mbeera.

Oluvannyuma baasembezza abagenyi baabwe ku wooteeri ya Silver Springs e Bugoloobi, gye baabagabulidde ebyendya n’ebyenwa, ne basindisa bigere.

Mu baabaddewo kuliko  nnantameggwa wa mmotoka ow’omwaka oguwedde, Susan Muwonge ‘Super Lady’, n’abalala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze