TOP

Wakiso ne JMC Hippos bali butoola mu Big League

By Musasi wa Bukedde

Added 7th February 2019

OMUTENDESI wa Wakiso Giants eya Big League, Ibrahim Kirya alwana kuteekawo kyafaayo kya kuyingiza ttiimu ye esoose, mu 'Super', bukya atandika mulimu guno.

Pala 703x422

Leero mu Big League

Kiboga Young - Bumate

Ntinda United - Proline

Kabale Sharp - Kira United

Bukedea T/C - Kataka

Wakiso Giants - JMC Hippos

Light SS FC - Entebbe

UPDF - Doves All Stars

Kansai Plascon - Water

Wakiso, leero (Lwakuna) ekyaza JMC Hippos e Bugembe, mu nsiike ey’okwemala eggayahhano oluvannyuma lw’ensisinkano eyasooka okuggweera mu maliri (1-1).

Kirya agamba nti tegugenda kuba mwangu, wabula tagenda kuva ku nnono ya kuzannya buli mupiira nga fayinolo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pala 220x290

‘Kirungi okuyamba abali mu bwetaavu’...

BANNADDIINI okuva mu kigo kya Blessed Sacrament Kimaanya mu ssaza ly’e Masaka badduukiridde abakadde abatalina...

Batya1 220x290

‘Mufe ku mitima so si nnyambala’...

ABAKRISTU b’e Lukaya mu disitulikiti y’e Kalunguku Lwomukaaga baasuze mu Klezia nga batenderezza Katonda mu Mmisa...

Papa 220x290

Obukadde 600 nakozesaako 70 endala...

Town Clerk w’Eggombolola y’e Gombe, Sulaiman Kassim asobeddwa mu lukiiko RDC w’e Wakiso, Nnaalongo Rose Kirabira...

Untitled4 220x290

Ssegirinya waabwe lwaki munsibako...

KANSALA Muhammadi Ssegirinya ‘’Ddoboozi lya Kyebando’’ yeewozezzako ku by’omukazi gw’apepeya naye mu Amerika.

Untitled3 220x290

Abebivvulu beesunga mudidi gwa...

OMUKWANAGANYA w’ekibiina kya UMP-NET omuli abayimbi, abategesi b’ebivvulu ne bannakatemba, Tonny Ssempijja ng’ali...