TOP

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi

By Silvano Kibuuka

Added 17th February 2019

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi

Yip1 703x422

OMUZIBI wa URA Allan Munaba agudde mu ba kifeesi b’omu Kampala ne bamuggunda agakonde n’asigala ng’anyiga biwuundu.

Wabula yeerwanyeko n’agalemesa okumubbako ensawo ye ne waleti. Munaba abadde akedde kugenda mu kutendekebwa kwa kitaabu ye nga yetegekera omupiira gwa Uganda Cup enkya.

Zibadde ssaawa 12:30 ku Burton Street waggulu wa paaka enkadde we bakukubidde.

“Bankubye ekikonde naye kirabika kibaddemu ejjinja omusaayi ne guyiika ne mpulira nga n’eriiso erivaamu”, munaba bw’ategeezezza.

Addusiddwa mu ddwaliro lya ST Catherine Hospital ku Buganda Road okujjanjabwa.

Omutendesi Sam Simbwa ategeezezza nti Munaba tajja kusobola kusamba mupiira enkya olw’obukosefu obwo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Looya alaze engabana y’emmaali...

Looya alaze engabana y’emmaali

Kip3 220x290

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane...

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane kati

Kip2 220x290

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa...

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa

Hot3 220x290

Maama bangi be wasigamu ensigo...

Maama bangi be wasigamu ensigo ey’okwagala Katonda

Hot3 220x290

Twakufuna nga kirabo okuva eri...

Twakufuna nga kirabo okuva eri Omutonzi