TOP

Dcu etunuzza Weatherhead ebikalu mu Hockey

By Musasi wa Bukedde

Added 18th March 2019

Dcu etunuzza Weatherhead ebikalu mu Hockey

Fot1 703x422

Bya Gerrald Kikulwe

Liigi ya Hockey Ecamudde Abawagizi:

Abasajja:

Kampala Hockey Club 5 – 3 Makerere Hockey Club

Abakazi:

Weatherhead 0 – 0 DCU

Kampala Hockey Club emezze Makerere Hockey Club mu liigi y’eggwanga eya Hockey mu nsitaano ebadde e Lugogo.

Obuwanguzi bunywerezza Kampala Hockey Club mu kifo ekyokubiri nga yasookedde ku kukuba Rocks ku ggoolo 5-1.

Makerere ye ttiimu eyeesozze liigi erimu ttiimu musanvu omwaka guno.

Mu bakazi, Weatherhead emu ku ttiimu ezisinga obukadde mu ggwanga egudde maliri ne DCU ezze omwaka guno nga tewali ateebye munne.

Liigi erimu ttiimu musanvu ez’abasajja n’ezabakazi ttaano eddamu ku wiikendi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190718192802 220x290

Okwogera kwa Pulezidenti Museveni...

Okwogera kwa Pulezidenti Musevebni eri eggwanga. Tuli mu maka g'Obwapulezidenti e Nakasero

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...