TOP

Sharif Bogere asomesezza abazannyi b'e bikonde e Lugogo

By Silvano Kibuuka

Added 18th March 2019

Sharif Bogere asomesezza abazannyi b'e bikonde e Lugogo

Tip1 703x422

Munnayuganda omucaanzi w’enguumi ng’asinziira mu Amerika, Sharif Bogere asisinkanya abazannyi baabyo mu Kampala n’abakuutira ku bibeetaagisa okufuuka ab’amaanyi mu nsi.

Abagambye okuba n’empisa, okujjumbira okutendekebwa, okubeera n’ebigendererwa, okukkiriza okubuulirirwa wamu n’emitendera gye basobola okuyitamu okufuuka abazannya ebya pulofesono.

Abasisinkanye Lugogo ku kitebe kya NCS n’abalabula ku kunye ebidagaladagala n’ebitamiiza nti kibajja mangu ku mulamwa.

Pulezidenti wa Uganda Boxing Federation, Moses Muhangi y’ategese ensisinkano eno n’asiima abazannyi abeetabyemu nti baganyuddwa.

“Taabayise bonna naye abamu tebazze era basubiddwa bingi”, Muhangi bw’ategeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190718192802 220x290

Okwogera kwa Pulezidenti Museveni...

Okwogera kwa Pulezidenti Musevebni eri eggwanga. Tuli mu maka g'Obwapulezidenti e Nakasero

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...