TOP
  • Home
  • Emisinde
  • Joshua Cheptegei awangulidde Uganda omudaaali ogwa zaabu omulala

Joshua Cheptegei awangulidde Uganda omudaaali ogwa zaabu omulala

By Musasi wa Bukedde

Added 30th March 2019

Joshua Cheptegei awangulidde Uganda omudaaali ogwa zaabu mu mpaka za World Cross Country eziyindira e Denmark leero ku Lwomukaaga.

Chepischamp 703x422

Cheptegei awangulidde Uganda omudaali gwa zaabu mu za World Cross Country

Joshua Cheptegei awangulidde Uganda omudaaali ogwa zaabu mu mpaka za World Cross Country eziyindira e Denmark leero ku Lwomukaaga.

Empaka zino aziwangulidde mu mutendera gw'abakulu ate ye Munnayuganda Jacob Kiplimo akutte kyakubiri era naye n'awangula feeza.

Mu mpaka za World Cross eza 2017, Uganda ze yategeka, Cheptegei yali azikulembedde wabula ng'ebula mmita mbale asale akaguwa, yafuna obuvune era n'atasobola kuwangula zaabu.

Ku mulundi ogwo, Kiplimo yaddukira mu mutendera gw'abato era n'awangula zaabu wabula ku mulundi guno addukidde mu mutendera gw'abakulu n'asitukira mu mudaali gwa feeza. #bukedde#ebyemizaanyo #IAAFWorlds.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Patu 220x290

'Twagala Mityana eyegombesa'

Patrick Mugisha ng'ono y'avuganyaako ku kifo ky’obubaka bwa Palamenti okukiikirira Mityana North aludde ddaaki...

Pro 220x290

Ddala kiki ekyasse omugagga wa...

OBULWADDE obwasse omutandisi w’essomero lya Kabojja Junior School, bwasooka kucankalanya lubuto, aba famire ne...

Titi 220x290

Omutuuze w’e Kanyanya afiiridde...

Muky. Roninah Nakacwa Kyaterekera Kirumira 69, baamututte mu Amerika okumujjanjaba obulwadde bwa kansa kyokka n’afa...

Busy1 220x290

‘Nze ebya laavu nabivaako nneekubira...

BW’OBA onyumya n’omuyimbi w’ennyimba za laavu David Lutalo emboozi ye ewooma era mubeera mu kuseka n’okukuba obukule....

Gurad 220x290

Amasomero agatannafuna bigezo bya...

AMASOMERO agamu gakyalwana okuggyayo ebigezo by’abayizi baabwe ebya P7 mu UNEB, ekireese obweraliikirivu mu bazadde...