TOP

Sarri ali ku puleesa

By Ester Naluswata

Added 16th April 2019

Chelsea, yakubiddwa Liverpool ku wiikendi ekyongedde okussa akazito ku mutendesi waayo

Sarri22 703x422

Sarri, atendeka Chelsea

PULEESA yeeyongedde eri omutendesi wa Chelsea, Maurizio Sarri oluvannyuma lw’okukubwa Liverpool (2-0) ku Ssande.


Ekyayongedde okwongera obusagwamu kiwundu, kye ky’okuba nga Arsenal yawangudde Watford (2-0) ku Mmande n’egiggya mu bana abasooka mu Premier.


Kati abakulira Chelsea, batandise okulowooza ku ky’omusikiza omutendesi omulala era kigambibwa nti balinze kulaba ttiimu bw’eneekola mu mipiira egisigaddeyo sizoni eno olwo banoonye eky’okumukolera.


Wabula omu ku batendesi, Javi Gracia owa Watford gwe babadde batunuulidde ate naye yakubiddwa Arsenal. Abalala abali ku lukalala lw’abatendesi be baagala kuliko; Nuno Espirito Santo owa Wolves ne Frank Lampard eyagizannyirako wabula nga kati atendeka Derby County.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nwagi 220x290

Amazina n’ennyambala bizaalidde...

Amazina n’ennyambala Winnie Nwagi bye yayolesezza mu ndongo y'abayizi bimuzaalidde akabasa. Yeetondedde abazadde...

Kaputeeniwacranesonyangongaatonerakatikkiroomujoozigweyazannyiddemumuafcon1webuse 220x290

Abalina ebitone mukozese omukisa...

Abazannyi abalina kye mwekoledde muyambe ne bannammwe okwekulaakulanya nga bwe muteeka Uganda ku maapu

Naabagerekangaasomesaabaanamukisakaatewebuse 220x290

Abazade baakusomesebwa engeri y'okuyamba...

Okutendeka omwana mu Kisaakaate ate n'adda eka ng'abazadde tebamanyi ngeri ya kubalambikamu kubeera nga kwoza n'oyanika...

Yawenemunnengabakongolaenkoko1webuse 220x290

Mu kusala enkoko mwe ntandise bizinensi...

Emirimu gye nayitanga egy'abacaafu n'abataasoma mwe nfunye ssente ezinnyambye okutandika bizinensi endala n'okwetuusaako...

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo