TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Bakitunzi ba Rashford bamutaddeko obukwakkulizo

Bakitunzi ba Rashford bamutaddeko obukwakkulizo

By Musasi wa Bukedde

Added 18th April 2019

Rashord, 21, yava mu akademi ya ManU okwegatta ku ManU kyokka waliwo ebigambibwa nti Barcelona emuperereza.

Ras22 703x422

rashford

BAKITUNZI ba Marcus Rashford, bamutaddeko obukwakkulzo, bw'aba waakusigala mu ManU. Endagaano y'omuteebi ono eggwaako mu 2020 kyokka ManU teyinza kukkirizza kumweggyako era etandise enteeseganya ezimwongera endagaano.


Rashord, 21, yava mu akademi ya ManU okwegatta ku ManU kyokka bwe baabadde bagenda okuzannya ne Barcelona eyabawandudde mu Champions League ku Lwokubiri, waabaddewo ebiyiting'ana nti Barcelona etandise okumwogereza wadde nga ManU, yakalambidde n'etegeeza nti ebyogerwa byagala kuggya muzannyi waabwe ku mulamwa.


Wabula kitegeerekese nti bakitunzi ba Rashford, baagala endagaano emuweebwa mu ManU ayongerwe omusaala ogusukka mu pawundi 20 wiiki ate bamukakase nti tajja kutuulanga ku katebe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid1 220x290

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita...

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita interview olwaleero aweereddwa ekifo ku Kampala Parents

Ham2 220x290

Mugisha Muntu alonze basatu mu...

Mugisha Muntu alonze basatu mu Buganda

Hot5 220x290

Eyali n'abagambibwa okutta omwana...

Eyali n'abagambibwa okutta omwana ne bamuziika ayiggibwa

Wat2 220x290

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo...

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana...

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana