TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Owa yunivasite y'e Kyambogo akakkanyizza Highland

Owa yunivasite y'e Kyambogo akakkanyizza Highland

By Samson Ssemakadde

Added 30th April 2019

Omuyizi wa yunivasite y'e Kyambogo afuukidde aba ttiimu ya Highland SS omuteego bw'abateebye ggoolo bbiri mu mupiira gw'abakazi ogwa ligyoni ya Kampala

Sheshe 703x422

Rachael Nassimbwa (ku kkono) eyateebedde She Maroons ggoolo ebbiri nga bawangula Highland SS eya Immaculate Alumu, ggoolo 3-0.

She Maroons 3-0 Highland SS

Rachael Nassimbwa , omuyizi wa yunivasite y’e Kyambogo, yeerisizza nkuuli mu mupiira gw’abakazi ogwa  ligyoni y’e Kampala. Asoma diguli mu byenkulaakulana by’amakolero.

Nassimbwa, ng’ali mwaka gwe ogusooka, yateeba aba Highland mu mupiira  gw’oluzannya olusooka  ttiimu ye eya She Maroons bwe yali  ekyadde e Kisaasi, ne baguwangula 3-0. Ne mu gw’okudding’ana mu kisaawe ky’ekkomero e Luzira, era yateebye ggoolo 2 ne guggwa 3-0.

Nassimbwa  kati  y’akulembedde abateebi ne ggoolo ttaano, mu liigi omuli ttiimu omunaana. She Maroons tennakubwamu wadde okukola amaliri mu mipiira omukaaga gy’esembye okuzannya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...