TOP

Bamuwumizza eng'uumi n'awunga

By Musasi wa Bukedde

Added 30th April 2019

Kanyama w'omu bbaala awumizza omusituzi w'emigugu eng'uumu emulese ng'aboyaana

Mitimiti 703x422

Kalifan Miti (ku ddyo) ng’ayolekezza Yasin Kakungulu eng’uumi

OMUGGUNZI  Kalifan Miti yalese abawagizi b’ebikonde basiriikiridde bwe yakubye munne eng’uumi eyabuze akatono okumuwogola oluba. Baabadde battunka mu lulwana olwabadde lusalawo kyampiyoni w’eggwanga mu buzito bwa ‘Middle’.

Miti, akola nga kanyama ku bbaala ya Orange County Club e Nateete, yawumizza Yasin Kakungulu, omusituzi w’emigugu mu katale k’e Jinja, n’amuleka ng’alaajanira ku ttaka mu laawundi eyookutaano.

 diifiri abata wakati ngalangirira alifan iti  ku buwanguzi Ddiifiri Sabata (wakati) ng'alangirira Kalifan Miti ku buwanguzi

 

 

Wano abawagizi we baasiriikiridde nga balowooza nti Kakungulu azirise, wabula oluvannyuma yeerwanyeeko n’asituka n’amalako laawundi omukaaga ze baabadde bagenda okuttunkira.

Miti yategezezza nti ebigambo Kakungulu byazse omwogerera bye byamukubizza nga kati obwanga abutunuuliza kuwangula musipi gw’eggwanga mu buzito bwe bumu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid1 220x290

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita...

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita interview olwaleero aweereddwa ekifo ku Kampala Parents

Ham2 220x290

Mugisha Muntu alonze basatu mu...

Mugisha Muntu alonze basatu mu Buganda

Hot5 220x290

Eyali n'abagambibwa okutta omwana...

Eyali n'abagambibwa okutta omwana ne bamuziika ayiggibwa

Wat2 220x290

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo...

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana...

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana