TOP

Owa Ajax awese ManU ekikuubo

By Musasi wa Bukedde

Added 7th May 2019

Eyali atendeka ManU, Van Gaal agamba nti ManU tegenda kuzannya Champions League noolwekyo bassita tebasaanye kugyegattako

Ligt1 703x422

Ligt

OMUZIBIZI wa Ajax, Matthijs de Ligt yeepenye ManU olwa Louis van Gaal okumutemyako.


Ku myaka 19, Matthijs de Ligt alaze ekitone ekisikirizza ttiimu za Bulaaya ezimu era ne ManU n’etandika okumuperereza ng’emusuubizza n’omusaala omusava.


Wabula olugendo lwa ManU okuperereza Matthijs de Ligt luzzeemu kigoye weezinge, olwa Van Gaal eyatendekako ManU okumuwabula. Van Gaal, yazzizza akavubuka kano ebbali, n’akategeeza nga bwe katalina kugenda mu ManU kuba tegenda kuzannya mu Champions League sizoni ejja.


Van Gaal yakubye Matthijs de Ligt akaama nti bw’aba ayagala kuva mu Ajax, waakiri agende mu Man City oba Barcelona sso si ManU evuya esangi zino.

Wabula ne Liverpool yeenyize mu lwokaano lw’okuwagala okugula omuzannyi ono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Youngmulo 220x290

Akabinja ka Young Mulo kabadde...

AKABINJA ka Young Mulo, mu myezi mukaaga gyokka kabadde kaakatta abantu 11 mu Makindye ne Lubaga wokka!

Siiga 220x290

Boogedde ebifo gye batunda pikipiki...

Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, Fred Enanga yagambye nti Mulo ne banne baabagambye nti pikipiki ze babadde babba...

Yomba1 220x290

Aba Flying Squad bakutte omulala...

AB’EKITONGOLE kya poliisi ekya Flying Squad Unit bongedde okukwata abagambibwa okutta ababodaboda n’okubabba. Ku...

Dybala 220x290

Juventus etaddewo obukwakkulizo...

ManU eyagala kugula Dybala wabula Juventus egamba nti erina okutuukiriza obukwakkulizo bwonna bw'eba yaakumutwala....

Temu 220x290

Alondodde mukazi we gye yanobera...

OMUSAJJA alondodde mukyala we gye yanobera n’amusala obulago n’amutta ng’amulanga kumukyawa.