TOP

Kyaddondo yeetegese

By Musasi wa Bukedde

Added 10th May 2019

Kyaddondo yeetegese

Bab2 703x422

ESSAZA lya Kyaddondo litandise okusunsula abazannyi abanaaliyamba okuwangula empaka z'Amasaza ezitandika omwezi ogujja.

Abazannyi okuva mu bitundu eby'enjawulo beeyiye ku kisaawe e Kanyanya buli omu n'aggyayo obukodyo bw'amanyi, okukkakkana ng'abakungu ba Kyaddondo, abaakulembeddwaamu Jimmy Lukwago, basunsuddemu 10. Kyaddondo yaakutendekebwa Charles Ayekoh 'Mbuzi' ne Paul Kiwanuka, omumyuka wa Fred Kajoba mu Bright Stars.

Ekikopo kino yakoma okukiwangula mu 2008, wabula omwaka oguwedde ebintu tebyabatambulidde bulungi kuba tebaavudde mu kibinja. Ebibinja by'empaka z'omulundi guno byasengekebwa mu bizimbe by'Obwakabaka, era Kyaddondo eri mu Bulange ne Buweekula, Busiro, ssaako Buluuli.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abataka1webuse 220x290

Tetugenda kusirika ng'ebika bisereba...

Bakatikkiro b'ebika balayidde obutaleka bika kusereba ne basalawo okwegatta bakolere wamu okubitumbula

Muzaata 220x290

Ebyabadde mu nsisinkano ya Museveni...

Pulezidenti Museveni asisinkanye akakiiko ka poliisi akafuzi n’alagira abaserikale essira balisse ku kulwanyisa...

Lim21webuse 220x290

Engeri gy'olimira mu kkutiya okufuna...

Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa

Bebi 220x290

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Pawa4 220x290

Gav't etongozza enteekateeka ya...

MINISITA w'eby’amasanyalaze n’obugagga bw’omuttaka Eng. Irene Muloni atongoza entekateeka empya gavumenti mwegenda...