TOP

Batendekeddwa empaka za Tennis

By Silvano Kibuuka

Added 13th May 2019

Batendekeddwa empaka za Tennis

Hap2 703x422

Abazannyi ba Uganda leero bali mu nsiike mu mpaka za ttena w’ensi yonna eza ITF Pro Tennis Tour eziyindira e Lugogo. 

Aba Uganda leero bali nsiike nga Sware Sebulime agenda kukwataga ne Darlly Hale ensaalwa ya Bungereza so nga Edward Birungi asindana Babji Shiva owa Buyindi.  Abazannyi ba tteba 60 bakafulu bebali mu kusindana mu mpaka zino eziri ku mutido gw’ensi yonna ezikomekerezebwa wiimi ejja. 

Omuwanguzi mu mpaka zino ezirimu abasajja bonna waakufuna ddoola za Amerika 1500.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sula 220x290

Abadde yeefudde mmo okubba abagagga...

POLIISI ekutte omukazi agenda mu bbaala ne wooteeeri ez’ebbeeyi okusikiriza abasajja okumukwana oluvannyuma n’abakuba...

Theresamay 220x290

Katikkiro wa Bungereza bamukase...

KATIKKIRO wa Bungereza Theresa May ofiisi emutudde mu kifuba n’alekulira. Alangiridde nti agenda kuwaayo ofiisi...

Temya 220x290

Bba wa muwala w'omugagga Ntakke...

BBA wa muwala w’omugagga Gaster Lule Ntakke ayitibwa Arthur Kizito 44, akubye abooluganda n’emikwano encukwe bw'asangiddwa...

Genda 220x290

Maneja mu wooteeri e Seeta attiddwa...

ABANTU abatannaba kutegeerekeka bawambye abadde maneja avunaanyizibwa ku bayimbi mu kifo ekisanyukirwamu ekya MURS...

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala