TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Eza Gyaviira Ssemwanga Cup zikomekkerezeddwa

Eza Gyaviira Ssemwanga Cup zikomekkerezeddwa

By John Bosco Mulyowa

Added 5th June 2019

Ttiimu ya Kisaayi ne Ddwaaniro ziwangudde empaka za Gyaviira Cup ezaakomekekrezeddwa ku Iddi

Mulyowaweb 703x422

Gyaviira Ssemwanga (ku kkono) ne Robert Benon Mugabi, ssentebe wa disitulikiti y'e Rakai, nga bakwasa kapiteeni wa Kisaayi FC ekikopo

MPAKA za Iddi eza  Gyaviira Ssemwanga Cup, zaakomekkerezeddwa mu ssaza ly’e Buyamba e Kooki, mu disitulikiti ye Rakai.

Empaka zino, ezaatekebwaawo omusuubuzi Gyaviira Ssemwanga, zaabadde ku kisaawe kye Kisaayi mu ggombolola y’e Ddwaaniro e Rakai ku Lwokubiri.

Zibadde zitambulira ku kugaba bubonero nga Kisaayi FC ye yasinze endala okukung’aanya obungi, n’esitukira  mu kikopo ky’abalenzi ne kkavu wa 3,000,000. Mu bawala ttiimu ya Ddwaaniro ye yawangudde n’eweebwa ekikopo ne 2,000,000/-

tiimu ya  dwaaniro ye yawangudde ekyabakaziTtiimu ya Ddwaaniro ye yawangudde eky'abakazi

 

Ssemwanga yagambye nti agenderera kutumbula bitone n’okugatta abantu  b’e Buyamba, n’asuubiza okugenda mu maaso n’okukulaakulanya emizannyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.