TOP

Saddam Juma asuuliddwa

By Musasi wa Bukedde

Added 12th June 2019

Saddam Juma asuuliddwa

Sab2 703x422

Desabre atutte abateebi bana; Abdul Lumala, Patrick Kaddu, Derrick Nsibambi ne Emmanuel Okwi, sso nga ba ggoolokipa kuliko; Denis Onyango, Robert Odongkara ne Salim Jamal.

Charles Lukwago, owa KCCA yasuuliddwa. 15 BAALIYO MU ZIWEDDE Ku bazannyi bano, 15 baaliyo mu mpaka eziwedde e Gabon mu 2017, ekiraga nti Desabre yandiba ng'atunuulidde bumanyirivu.

BBAKKA ASUULIDDWA Ku bapulo abapya, omuteebi Alexis Bbakka ye yekka eyasuuliddwa. Azannyira mu Carlstad United BK (Sweden) nga kigambibwa nti yabadde mulwadde evviivi.

Ntambi, owa Coffee FC eya Ethiopia era nga ye yazannya nnamba 5 nga Uganda ewuttulwa Tanzania 3-0, mu gwasembayo mu kibinja, naye yasuuliddwa. Cranes yaakuggulawo ne DR Congo nga June 22.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal