TOP
  • Home
  • Rally
  • Abooluganda ba Orland beesunga za Amerika

Abooluganda ba Orland beesunga za Amerika

By Ismail Mulangwa

Added 19th June 2019

Bakafulu mu kubonga ddigi, abooluganda ba Orland bawera kufutiza bannaabwe mu mpaka ezigenda okubeera mu kibuga California mu Amerika

Orlandweb 703x422

Abooluganda ba Orland, Aviv (ku kkono) Alon ne Starv

 

BAKAFULU mu kubonga ddigi, aboologanda Ba Orland, bawanda muliro, oluvannyuma lw’okusubwa laawundi eyookuna e Garuga, eyaliwo ku Paasika.

Aviv, Stav ne Alon Orland mu kaseera kano bali mu kutendekebwa okwakasammeeme mu Amerika, nga beetegekera empaka za Mammoth Motocross mu kibuga California ezigenda okubeerawo ku nkomerero y’omwezi guno, wakati wa  June 21-30.

Bagamba nti empaka zino bagenda kuzeeyambisa okwetegekera laawundi eyookutaano eya Mountain Dew Motocross Championship, evuganyizibwa  ku ngule y’eggwanga e Busiika, nga  July 7.

Ku ntandikwa y’omwaka guno, Aviv 16, Stav 13 ne Aalon Orland 10, baaleka Abasouth Afrika babeevuma oluvannyuma lw’okubaliisa akakanja mu mpaka ezaaliwo mu January.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Patu 220x290

'Twagala Mityana eyegombesa'

Patrick Mugisha ng'ono y'avuganyaako ku kifo ky’obubaka bwa Palamenti okukiikirira Mityana North aludde ddaaki...

Pro 220x290

Ddala kiki ekyasse omugagga wa...

OBULWADDE obwasse omutandisi w’essomero lya Kabojja Junior School, bwasooka kucankalanya lubuto, aba famire ne...

Titi 220x290

Omutuuze w’e Kanyanya afiiridde...

Muky. Roninah Nakacwa Kyaterekera Kirumira 69, baamututte mu Amerika okumujjanjaba obulwadde bwa kansa kyokka n’afa...

Busy1 220x290

‘Nze ebya laavu nabivaako nneekubira...

BW’OBA onyumya n’omuyimbi w’ennyimba za laavu David Lutalo emboozi ye ewooma era mubeera mu kuseka n’okukuba obukule....

Gurad 220x290

Amasomero agatannafuna bigezo bya...

AMASOMERO agamu gakyalwana okuggyayo ebigezo by’abayizi baabwe ebya P7 mu UNEB, ekireese obweraliikirivu mu bazadde...