TOP

Agaanyi Arsenal

By Musasi wa Bukedde

Added 19th June 2019

Arsenal ye yasooka okuperereza Claude Maurice kyokka kati omuzannyi agamba nti tayagala kuzannyira mu Arsenal.

Alexisclaudemaurice 703x422

Agaanyi Arsenal

ARSENAL ebadde yeesunze okugula omuteebi Alexis Claude-Maurice bigisaze, omuzannyi ono bw'ategeezezza nti ye ayagala kugenda mu Monchengladbach.


Arsenal yatandika okuperereza omuzannyi ono era naye n'alabika ng'ayagala okugyegattako. Kyokka Arsenal ebadde yeetegese n'obukadde bwa pawundi 17 bw'egenda okuwa Lorient gy'azannyira emute, ate omuzannyi n'avaamu ebigambo ebitiisa Arsenal.Yategeezezza nti; "Njagala kuzannyira Monchengladbach."

Kino kikosezza omutendesi Unai Emery, atannagulayo muzannyi yenna mu katale akayinda wadde nga kabuzaako wiiki 6 okuggalwawo kyokka ng'ate ayagala ttiimu ye emalire mu bifo ebizannya Champions League sizoni ejja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...