TOP

ManU etandise okwekebejja Bissaka

By Musasi wa Bukedde

Added 27th June 2019

ManU yaakumuwa endagaano ya myaka 6

Bissaka2 703x422

Bissaka

OMUZANNYI Aaron Wan Bissaka, yamaze dda okukwatagana n'abasawo ba ManU bamwekebejje nga tannamaliriza misoso gyonna, kugyegattako.

Kigambibwa nti omuzannyi ono ne ManU, baamaze okutuuka ku nzikiriziganya era ne Crystal Palace yakkirizza okumubaguza.

Omutendesi wa ManU, Ole Gunnar Solskjaer agamba nti ategese okuwa omuzannyi ono endagaano ya myaka 6 ng'asasulwa pawundi 80,000 buli wiiki.

Crystal Palace egamba nti emutunda obukadde bwa pawundi obutakka wansi wa pawundi 50 era singa ManU ekkirizza okumugula, ajja kubeera mu bazibizi 10 abasinga okugulwa ensimbi ennyingi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...