TOP

Toure agenze China

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd July 2019

Toure wa myaka 36 wabula agamba nti akyalimu ssupu okusitula ttiimu yonna eba emwesize.

Toure 703x422

Toure

YAYA Toure, eyazannyira Man City n'awangula n'ebikopo bya Premier bisatu, tannapowa mupiira ng'abamu bwe balowooza.


Ono badde talina ttiimu gy'azannyira okuva mu December w'omwaka oguwedde lwe yava mu Olympiakos eya Greece. Gye buvuddeko, kitunzi we yategeeza nga Toure bw'agenda okunnyuka kyokka ye (Toure) yavaayo mangu n'abisambajja.


Akataayi kabadde tekannayita, ttiimu y'ekibinja ekyokubiri mu liigi y'e China n'emukansa. Ku myaka 36, Toure agamba nti tannakoowa era akyalina amaanyi agazannya mupiira nga Qingdao Huanghai eyamukansizza, agenda kugikolera ebirungi.

Toure, enzaalwa ya Ivory Coast azannyidde ku ttiimu okuli; Mataluh Donetsk, Olympiacos, monaco, Barcelona n'endala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Drstella1562588246355aspr1308w760h581e 220x290

Ogwa Dr. Stella Nyanzi okulebula...

DR. STELLAH Nyanzi, emisango gye egy’okuvuma President Yoweri Kaguta Museveni ng’ayita ku mukutu gwa facebook gya...

Luck 220x290

Empuliziganya kikulu mu bufumbo...

WADDE ssente omuntu asobola okuzifunira mu Uganda, kizibu kino okukikakasa abantu abamu y’ensonga lwaki buli olukya...

Coulple 220x290

By’okola okwewala ekyeyo okusattulula...

RACHEAL 49, yaakamala emyaka 15 mu bufumbo era balina abaana basatu. Emirimu agikolera bweru wa Uganda, wabula...

69403329063enmasterfile 220x290

Omusajja amalako weepimire ku luyimba...

OMUSAJJA amalako alina kwepimira ku luyimba lw’oku leediyo. Bw’ossaako oluyimba naawe n’otandika akaboozi, n’okooyera...

Forever 220x290

Brenda nvaako nze nfiira ku bakazi...

OMUYIMBI Chris Evans ayanukudde omuwala manya omukazi Brenda Nafula eyabadde ku pulogulaamu y’Abanoonya ku Bukedde...