TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Vision Group ebulamu obukodyo mu kubaka n'omupiira

Vision Group ebulamu obukodyo mu kubaka n'omupiira

By Samson Ssemakadde

Added 14th July 2019

Ttiimu ennonderere okuva Mbarara eraze Vision Group nti mu mizannyo ekyali wala nnyo

Friendweb 703x422

Hussein Bukenya (ku owa Vision Group, ne Arafat Nsubuga (ku ddyo) owa ttiimu enonderere okuva e Mbarara.

 

Mu kubaka

Vision Group 14-34 Mbarara Select team

Mu mupiira:

Vision Group 1-2 Mbarara Municipality Youth team

GGOOLO ya Arafat Nsubuga, owa  Mbarara Municipality Youth Team, yasazizzaamu eya Benjamin Mayanja owa Vision Group eyayoose okulengera akatimba ng’ekitundu ekisooka kyakatambulako eddakiika mbale.

Omupiira guno gwabadde gwa mukwano ku kisaawe e Namboole, abasambi abalonderere okuva mu mpaka za ‘Mbarara Municipality Youth Sports Galla’, bwe beekozeemu ttiimu eyattunse  n’eya Vision Group, efulumya ne Bukedde.

amugisha ku kkono abushenga  e ambooleKamugisha (ku kkono) ne Kabushenga e Namboole

 

Akulira emirimu mu Vision Group, Frank Kabushenga yasiimye omutindo ogwayoleseddwa abazannyi b’enjuyi zombi, n’ategeezza ng’emipiira gy’omukwano bwe giyamba okuggyayo ebitone by’abavubuka, kuba bangi balina ttalanta mu mizannyo egy’enjawulo, wabula nga tebalina we zooleseza.

Bbaasi z’abawagizi mukaaga ze zaavudde e Mbarara, nga zaabadde zikulembeddwamu amyuka ssentebe wa NRM mu kitundu ekyo, Herbert Kamugisha.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...

Luwum 220x290

Abattakisi beegugunze olw’okuggala...

ABAGOBA ba takisi mu ppaaka enkadde abakozesa omulyango oguli ku Luwum Street bavudde mu mbeera ne bateeka akaziko...

Namanve 220x290

Ab’e Namanve balaajanidde ab’ekitongole...

ABATUUZE b’e Namanve (Kireku leerwe) abali ku ttaka ly’ekitebe ky’eggaali y’omukka, balaajana oluvannyuma lw’ekitongole...

Remassebunnya 220x290

Eyeekiika mu bba wa Rema aggyeeyo...

OMUSAJJA eyavaayo ne yeesimba mu bba wa Rema, abamu kye baataputa ng’ayagala okugootaanya emikolo gy’okwanjula,...

Brian 220x290

Mukula atutte Bryan White mu kkooti...

BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000...