TOP

King James emezze abanunuzi

By Ismail Mulangwa

Added 23rd July 2019

King James emezze abanunuzi

Gat2 703x422

Buluge 0-3 Mentor

Saviours 0-1 King James

TTIIMU y’abanunuzi eya Saviours yavudde mu kisaawe nga bejjusa emikisa gye bayononye mu kitundu ekisooka.

Obwedda buli lwe bafuna omupiira ku ggoolo nga beringa nagwo,olwo abazibizi ba King James omupiira ne baguggyawo.

Abazannyi ba Mentor bazannyisizza buvumu kuba obwedda abawagizi ba Saviours babayeeya obutamanya mupiira.

Byabadde bikyali awo King James n'efuna omukisa gumu gwokka nga omupiira gubulako mbale gukomekkerezebwe n'eteeba ggoolo eyakutudde abazannyi n’abawagizi ba banunuzi emitima ne batandika okwejjusa emikisa gye bayononye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye