TOP

Kyabazinga atongozza Busoga United

By Musasi wa Bukedde

Added 28th July 2019

Kyabazinga asabye Gavumenti okukwasiza ku bantu abatumbula ebitone bya Bannayuganda

Kyabazingaweb 703x422

Diana Nyago ng'akwasa Kyabazinga (wakati) omupiira

Bya BRUNO MUGOODA

 

KYABAZINGA William Gabula Nadiope asabye Gavumenti okukwasizaako abantu abeeweyo okutumbula ebyemizannyo. Yabadde atongoza ttiimu ya Busoga United, ebadde Kirinya Jinja SS, ku Lwomukaaga, ku Jinja Secondary School.

 

’Akakiiko ka Jinja SS kakoze kinene nnyo okutumbula ebitone eby’enjawulo mu Busoga omuli omupiira, cricket, rugby n’okubaka, era nsaba Gavumenti,  ng’eyitira mu minisitule y’Ebyemizannyo ebayambe okwongera ku mulimu guno,” Kyabazinga, era nga ye Muyima wa kiraabu eno omuggya bwe yasabye.

Jonathan Kamwan,a omukungu okuva mu minisitule y’Ebyemizannyo , yeeyamye okukola ekisoboka okulaba nga Busoga United efuna ku nsako y’ensimbi Gavumenti z’essa mu mizannyo egy’enajwulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mid2 220x290

Eby'okukwata owa Middle East ku...

Eby'okukwata owa Middle East ku by'okufera abantu biranze

Hit2 220x290

Eby'okwerinda binywezeddwa mu KCCA...

Eby'okwerinda binywezeddwa mu KCCA

Kam1 220x290

Mao abalaatidde mu nsonga za Anite...

Mao abalaatidde mu nsonga za Anite

Lop2 220x290

Omugagga Samuel Buchanan bamuvunaanye...

Omugagga Samuel Buchanan bamuvunaanye gwa mmundu

Lop2 220x290

Taata wa Babirye ayogedde ku biriwo...

Taata wa Babirye ayogedde ku biriwo