TOP

Babawadde ebikozesebwa mu mupiira

By Ismail Mulangwa

Added 30th July 2019

Aba Airtel badduukiridde esomero ly Emmanuel College n'ebintu eby'enjawulo ebikozesebwa mu mupiira.

Emma 703x422

Okuva ku kkono ye Faith Bagonza,Charity Rwabutomize,Nathan Balinda nga bakwasa Elivis Musoka ne Paul Kibuga emipiira n'obutimba bwa ggoolo.

Essanyu kata litte abazannyi ba Emmanuel College ku kisaawe, oluvannyuma lwa kkampuni ya Airtel okubayiwamu ebikozesebwa mu mupiira.

Bano baaweereddwa ebintu omuli; obutimba bwa ggoolo, emipiira n’ebikondo bya ggoolo. Okusinziira ku Faith Bagonza, omwogezi wa Airtel enkola eno ya kuyamba okutumbula ebyemizannyo naddala mu masomero nga bayita mu kaweefube waabwe ow’okuzuula ebitone ebipya.

Ttiimu okuva mu ligyoni ya Kampala okuli: St. Juliana Gayaza, St. Andrews Kaggwa, Lubiri High School ne St. Mary’s Academy ze zimu ku zigenda okuganyulwa mu nkola eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Titi 220x290

Omutuuze w’e Kanyanya afiiridde...

Muky. Roninah Nakacwa Kyaterekera Kirumira 69, baamututte mu Amerika okumujjanjaba obulwadde bwa kansa kyokka n’afa...

Busy1 220x290

‘Nze ebya laavu nabivaako nneekubira...

BW’OBA onyumya n’omuyimbi w’ennyimba za laavu David Lutalo emboozi ye ewooma era mubeera mu kuseka n’okukuba obukule....

Gurad 220x290

Amasomero agatannafuna bigezo bya...

AMASOMERO agamu gakyalwana okuggyayo ebigezo by’abayizi baabwe ebya P7 mu UNEB, ekireese obweraliikirivu mu bazadde...

Won 220x290

Abagambibwa okuferera ku ssimu...

ABAVUBUKA abaakwatibwa oluvannyuma lw’okusangibwa n’obuuma obugambibwa nti babukozesa okubba kkampuni z’amasimu...

Pata 220x290

Abasajja bannemye okulondako

NNINA abasajja babiri era bombi bamalirivu okusinzira ku njogera n’ebikolwa. Naye omusajja omu alina abakyala babiri....