TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Embogo ne n'Emmamba zirwanira semi ya Bika

Embogo ne n'Emmamba zirwanira semi ya Bika

By Moses Kigongo

Added 6th August 2019

Ttimu y'Embogo n'Emmamba zambalagana nga buli emu erwanira kuyitawo ku semi z'empaka z'Emipiira gy'Abaganda

Mammaweb 703x422

Robert Kiyegga (ku kkono) ng'akwasa kapiteeni wa ttiimu ya Namakaka Faruk Musisi, ensimbi z’okwetegekera omupiira gw’Embongo

 

Lwakubiri mu Bika e Wankulukuku

Embogo – Namakaka, 10:00 akawungeezi

BAZUKKULU ba Kayiira Abembogo bazzeemu okusisinkana aba Gabunga (Mmamba Namakaka), mu lutalo lw’okulwanira semi  z’empaka z’Ebika by’Abaganda.

Mu luzannya olwasooka, ttimu zombi zaakola maliri (1-1), mu mupiira ogwateeka abawagizi ku bunkenke olw’ennumba ez’okumukumu buli ludda lwe zaali zikola.

“Ng’oggyeeko Engabo, twagala okwesasuza Emmamba olw’okutujoogeranga mu maaso ga Kabaka ku fayinolo z’emirundi ebiri gye tusisinkanye mu mpaka zino,” Ronald Kamya ,omu ku bawagizi b’Embogo bwe yagambye.

Ayitawo waakuzannya Empindi oba Effumbe. Mu luzannya olwasoose ku Mmande, Empindi yawanudde ggoolo 1-0.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Troubled 220x290

Oulanya agugumbudde abazadde abataweerera...

Omumyuka wa sipiika wa Palamenti, Jacob Oulanya agugumbudde abazadde abeesuuliddeyo ogwa nnaggamba okuweerera abaana...

Young 220x290

Abalokole batadde Gavt. ku nninga...

ABASUMBA b’abalokole batadde gavumenti ku nninga okubawa layisinsi ezibakkiriza okugatta abagole wabweru w’ekkanisa....

Kolayo 220x290

Bayisizza bajeti ya bukadde 200...

ABASUUBUZI mu Kikuubo ne Nabugabo bakungubagidde maama w’omugagga Moses Kayongo nnannnyini Mt. Zion Hotel esangibwa...

Kola 220x290

Agambibwa okubba kasooli bamukubye...

ABASERIKALE ba LDU baliko omuvubuuka gwe bakutte lubona mu lusuku ly’omutuuze ng’abba kasooli ne bamukuba amasasi...

Okutulugunya abakyala kweyongede...

Joan Nakilanda nga ono Alina emyaka 21 yafumbirwa nga alina omyeka 17 era nazala omwana we asoka neba. Oluvanyuma...