TOP

Mubiru alabudde ku gwa Burundi

By Silvano Kibuuka

Added 6th August 2019

Omutendesi wa Cranes Abdallah Mubiru alabudde abazannyi obutanyooma Burundi gye bazzaako mu mpaka za CHAN

Burundinewweb 703x422

Omuteebi wa Burundi, Abdul Amin ng'alwanira omupiira n'owa South Sudan Dominic Angilo e Lugogo.

Omutendesi wa Cranes, Abdallah Mubiru agambye nti wakyaliwo olusozi lunene Uganda okuyitamu okugenda mu mpaka za CHAN ez’abasambira awaka,  ezinaabeera e Cameroon omwaka ogujja.

Bino abyogeredde Lugogo oluvannyuma lw’omupiira  Burundi mwe yawangulidde South Sudan  ggoolo 2-1 e Lugogo, n’eyitawo ku mugatte gwa 4-2, nga kati egenda kuzannya Uganda mu luzannya lw’okusunsula olusembayo.

 bdallah ubiru Abdallah Mubiru

 

 “Obuwanguzi bwe twafuna ku Somalia tusaana kubuzza ku bbali tutunuulire Burundi. Tulina okukola ennyo, n’abasambi okwekkiririzaamu okugiyitako. Balungi mu buli kitongole ate nga bamalirivu kubanga baasobodde okuva emabega okuwangula South Sudan eyasoose okubateeba” Mubiru bwe yategeezezza.

Uganda y’esooka okukyalira Burundi nga September 20 e Bujumbura.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.