TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Effumbe liwera kuwangula Mpindi mu gy'Ebika

Effumbe liwera kuwangula Mpindi mu gy'Ebika

By Moses Kigongo

Added 12th August 2019

Effumbe n'Empindi battunka mu mipiira gy'Ebika by'Abaganda nga buli ludda lulwanira semi

Kkobewebweb 703x422

Rashid Kawuma Katoito ow'Ekkobe (ku kkono) ng'attunka ne James Ssenyomo ow'Ekinyomo. Ekkobe lyesozze semi y'emipiira gy'Abaganda bwe lyawangudde ku mugatte gwa ggoolo 4-1

Mu bika e Wankulukuku

Ffumbe  - Mpindi, 10:00

Egyazannyidwa;

Kkobe 1-1 Kinyomo

Nte 2-1 Nkima

BAZZUKULU ba Walusimbi Abeffumbe baddinganye n’aba Mazige Abempindi, nga banoonya ggoolo ezisukka mu emu okusobola okwesogga semi z’emipiira by’Abaganda.

Empindi yawangudde Effumbe ggoolo 1-0  mu luzannya olwasoose e Wankulukuku,  nga Effumbe okweyongerayo lirina kuwangula 2-0. Ttiimu eneeyitawo  yaakuttunka n’Embogo eyawanddemu Emmamba Namakaka.

Mu ngeri y’em,  Enkima yawanduddemu Ente ku njawulo ya ggoolo gye yateebedde ku bugenyi (e Wankulukuku mu maka g’Ente).

Wadde Ente yawangudde ggoolo 2-1, Enkima yayiseewo olw’okugiteebamu nga badding’anye kuba mu gwasoosa yawangula 1-0 ku kisaawe e Kasana (Enkima gy’ekyaliza).

Ku semi, Enkima yakuttunka n’Ekkobe eryawanduddemu Ekinyomo ku mugatte gwa ggoolo 4-1. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye