TOP

Abawala battunse mu za bamusaayimuto

By Ismail Mulangwa

Added 12th August 2019

Bannasoroti basabiddwa okweyambisa ebitone bya bamusaayimuto okufuna ttiimu eneebakiikirira mu 'Super'

Arswebwebnewest 703x422

Katis Natooro (ku kkono) owa She Katata ng'ayita ku muzibizi wa Town View Shadia Nakiwala

Mu Airtel Rising Stars (Eastern Region)

Bawala

She Kataka 0(5)-0(3) Town View

Balenzi

True Vine Academy 0(5)-0(6) Busia Trust

North East

Bawala

Olila High School 1(3)-1(0) Echos High School

Balenzi

Lifeline Academy 1-0 Olila High School

MEEYA wa Soroti,  Richard Ocyomu, asabye abaddukanya omupiira mu disitulikiti eyo okuzimba ttiimu y’omupiira nga basinzira ku bitone by’abaana abato, kibayambye okufuna kiraaba eyinza okwesogga liigi ya ‘Super’.

Yabadde mu mpaka za Airtel Rising Stars ezaabadde ku  Soroti Play Ground, tiimu okuva mu ligyoni nnya okuva mu disitulikiti bbiri (North East ne Eastern) bwe zattunse mu mupiira gw’abawala n’abalenzi.  

Ocyomu yagambye nti Soroti erina ebitone eby’enjawulo ebisobola okuzimbibwa ne baggyamu ttiimu eneekiikirira ekitundu mu ‘Super’.

Bannantameggwa ba 2018 aba She Kataka okuva mu buvanjuba beedizza ekikopo kino bwe baawangudde Town View 5-3 mu peneti ne baweebwa 1,500,000/-. Mu ddaakiika 90 tewali yabadde alengedde katimba ka munne.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye

Lop1 220x290

Ebya Museveni ne Kagame bireka...

Ebya Museveni ne Kagame bireka wa basajja ba Kayihura

Hit1 220x290

Aba Bobi Wine baddizza Otafire...

Aba Bobi Wine baddizza Otafire omuliro

Lab1 220x290

Micheal Muhumuza amanyiddwa nga...

Micheal Muhumuza amanyiddwa nga Ssuula Mpya akubirizza abazadde okuweerera abaana

Dot1 220x290

Ab’e Kakuuto basse omukago n’Abatanzania...

Ab’e Kakuuto basse omukago n’Abatanzania okwekulaakulanyaBa