TOP

Atendeka rugby alonze ttiimu kabiriiti

By Nicholas Kalyango

Added 13th August 2019

Guno mulundi gwakusatu nga Uganda ettunka ne Kenya mu myezi ebiri.

Ugvskenya 703x422

Abazannyi ba Uganda mu bimyufu lwe basemba okuzannya ne Kenya.

Omutendesi wa Uganda mu rugby eya Lady Cranes, Edgar Lemeriga alangiridde ttiimu egenda okwambalagana ne Kenya mu mpaka za Women's Rugby World Cup Qualifier eziyindira e South Afrika mu Bosman Stadium. Ensiike eno yaakubaawo leero ku Lwokubiri ekiro.

 unnayuganda ngayita ku annakenya Munnayuganda ng'ayita ku Bannakenya.

 

"Guno mulundi gwakusatu nga tuzannya Kenya mu bbanga lya myezi ebiri era abawala be nnonze balina obuvumu obumala okweng’anga Kenya mu nsiike ya leero. Ku luno nnina essuubi nti tugenda kukola bulungi okusinga ku mulundi oguyise,” Lemeriga bwe yagambye.

omu ku bazannyi abagenda okutandika omu ku bazannyi abagenda okutandika.

 

Faith Namugga, Yvonne Najjuma, Irene Nzige, Winnie Atyang (kapiteeni), Charity Atimango, Loy Mbabazi, Helen Gizamba, Beatrice Atim, Rosenburg kanyunyuzi, Claire Anena, Esther Tino, Peace Lekuru (amyuka kapiteeni), Asha Nakityo, Julie Nandawula ne Samiya Ayikoru.

Ku katebe kuliko; Peace Mirembe, Christine Nakayiza, Evelyne Aweku, Teddy Iwutung, Harriet Kayonjo, Agnes Nakuya, Emmanuella Oroma ne Kyoita Mary.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kalendeweds1 220x290

Obunkenke e Namirembe nga Reverand...

Abooluganda n’emikwano gya bagole ababadde mu lutikko baasirikiridde buli omu nga bwatunuulira munne okutuusa Rev....

Saba 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Nakalembe1 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Sebulime1 220x290

Famire ya Ssebulime ekukkuluma...

FAMIRE y’omugenzi Ronald Ssebulime eyakubwa poliisi amasasi ng’ateeberezebwa okuba mu lukwe lw’okwagala okutta...

War1 220x290

Tekinologiya wa Iran asannyalazza...

TRUMP yabadde takisuubira nti Iran erina tekinologiya asobola okusannyalaza ennyonyi za America! Kyamukubye wala...