TOP
  • Home
  • Rally
  • Musaayimuto azze awaga mu mpaka za ddigi

Musaayimuto azze awaga mu mpaka za ddigi

By Ismail Mulangwa

Added 13th August 2019

Oluvannyuma lw'okuwona obuvune, Gift Ssebuguzi akomyewo awera.

Gift 703x422

Ssebuguzi ng'ali ku ddigi.

Musaayimuto Gift Ssebuguzi nga mutabani wa Ronald Ssebuguzi kafulu mu kuvulumula mmotoka, olussuusu obuvune n’awaga nga bw’agenda okusitukira mu mpaka za Afrika eza ‘FIM Motoercross Championship’ e Zimbabwe.

Gift Ssebuguzi, yafuna obuvune mu ssaabiro mu May era n’asubwa empaka za Mountain Dew Motorcross Championship eza laawundi eyookutaano ezaali e Busiika. Agamba nti akomyewo n’obukodyo bupya obugenda okumuwa obuwnaguzi.

 sebuguzi ku ddyo nabooluganda alon wakati ne tarv rland Ssebuguzi (ku ddyo) n'abooluganda Aalon (wakati) ne Starv Orland.

 

Mu kiseera kino, ttiimu ya ddigi eri Busiika mu kutendekebwa okw’akasameeme ng’eno Ssebuguzi gye yasinzidde okusuubiza abawagizi be nga bw’agenda okukima obuwanguzi e Zimbabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mid2 220x290

Eby'okukwata owa Middle East ku...

Eby'okukwata owa Middle East ku by'okufera abantu biranze

Hit2 220x290

Eby'okwerinda binywezeddwa mu KCCA...

Eby'okwerinda binywezeddwa mu KCCA

Kam1 220x290

Mao abalaatidde mu nsonga za Anite...

Mao abalaatidde mu nsonga za Anite

Lop2 220x290

Omugagga Samuel Buchanan bamuvunaanye...

Omugagga Samuel Buchanan bamuvunaanye gwa mmundu

Lop2 220x290

Taata wa Babirye ayogedde ku biriwo...

Taata wa Babirye ayogedde ku biriwo